|
|
| 1 |
Naye ku ebyo bye mwampandiikira; kirungi omusajja obutakwatanga ku mukazi. |
| 2 |
Naye, olw'obwenzi, buli musajja abeerenga ne mukazi we ye, na buli mukazi abeerenga ne musajja we ye: |
| 3 |
Omusajja asasulenga mukazi we ekyo ekimugwanira: era n'omukazi asasulenga bw'atyo omusajja. |
| 4 |
Amukazi tafuga mubiri gwe ye, wabula musajja we: era n'omusajja bw'atyo tafuga mubiri gwe ye, wabula mukazi we. |
| 5 |
Temumaŋŋananga, wabula mpozzi nga mulagaanye ekiseera, mulyoke mubeerenga n'ebbaaga ery'okusabiramu, ate mulyoke mubeerenga wamu, Setaani alemenga okubakema olw'obuteeziyiza bwammwe. |
| 6 |
Naye ebyo mbyogera nga nzikiriza bukkiriza, so siteeka tteeka |
| 7 |
Naye nandyagadde abantu bonna okubeeranga nga nze: Naye buli muntu alina ekirabo kye.ye, ekiva eri Katonda, omulala bw'ati, n'omulala bw'ati: |
| 8 |
Naye abatannafumbiriganwa ne bannamwandu mbagamba nti Kirungi bo okubeeranga nga nze: |
| 9 |
Naye oba nga tebayinza kweziyiza, bafumbiriganwenga: kubanga kye kirungi okufumbiriganwanga okuinga okwakanga.
|
| 10 |
Naye abaaiala okufuumbirwaganwa mbalagira, so si nze wabula Mukama waffe, mukazi obutanobanga ku musajja we |
| 11 |
(naye okunoba bw'anobanga, beerenga awo obutafumbirwanga, ba atabaganenga ne musajja we); era n'omusajja obutalekangayo mukazi we.
|
| 12 |
Naye abalala mba amba nze, si Mukama waffe: w'oluganda yenna bw'abanga n'onukazi atakkiriza, omukazi bw'aabagananga naye okubeera naye, Bamulekangayo.
|
| 13 |
N'omukazi bw'abeeranga n'omusajja atakkiriza; aye: bw'atabagananga naye okubeea naye, tanobanga ku musajja we. |
| 14 |
Kubanga omusajja atakkiriza atuuzibwa na mukazi, n'omukazi atakiriza atukuzibwa na wa luganda: inga tekiri bwe kityo, abaana basmwe tebandibadde balongoofu; naye kaakano batukuvu. |
| 15 |
Naye atakkiriza bw'ayawukananga: ayawukane: ow'oluganda omusajja oba mkazi tali mu buddu mu bigambo biri bwe bityo: naye Katonda yaayitira mirembe. |
| 16 |
Kubanga, gwe omukazi; omanyi otya nga tolirokola musajja wo? oba, ggwe musajja, omanyi otya nga toliroola mukazi wo? |
| 17 |
Kino kyokka, buli muntu nga Mukama waffe bwe amugabira, buli muntu nga Katonda bwe yamuyita, atambulenga w'atyo. Era bwe ndagira bwe ntyo mu kkanisa zonna. |
| 18 |
Omuntu ennayayitibwa nga mukomole? teyeggyangako bukomole bwe. Imuntu yenna yayitibwa nga si mkomole? Takomolebwanga. |
| 19 |
Okukomolwa si kintu n'obuikomolwa si kintu wabula okukwatanga ebiragiro bya Katonda. |
| 20 |
Buli muntu abeerenga mu kuyibwa kwe yayitirwamu: |
| 21 |
Wayibwa ng'oli muddu? tokyeraliikiiranga: naye okuyinza bw'oyinzaga okuweebwa eddembe, waakiri beerenga nalyo. |
| 22 |
Kubanga mu lukama waffe eyayitibwa nga mudu, aweebwa Mukama waffe eddeabe: bw'atyo eyayitibwa nga wa dembe ye muddu wa Kristo. |
| 23 |
Mwagulibwa na muwendo; temufuukanga baddu ba bantu: |
| 24 |
Ab'oluganda, okuyitibwa buli muntu kwe yayitirwamu, abeerenga mu okwo wamu ne Katanda. |
| 25 |
Naye ku by'obatafumbiriganwa sirina kiragiro kya Mukama waffe: naye mbagamba nze ng'omuntu Mukama waffe gwe yasaasira okubeera omwesigwa. |
| 26 |
|
| 27 |
Wasibibwa n'omukazi? tonoonyanga kusumululwa. Wasumululwa ku mukazi? tonoonyanga mukazi: |
| 28 |
Naye okuwasa bw'owasanga, nga toyonoonye; n'omuwaia bw'afumbirwanga; nga tayonoonye. Naye abali bwe batyo banaabeeranga n'okubonaabona mu mubiri: nange mbasaasira. |
| 29 |
Naye kino kye njogera, ab'oluganda, nti Ebiro biyimpawadde, okutanula kaakano abalina abakazi babe ng'abatalina: |
| 30 |
era n'abo abakaaba babe ng'abatakaaba; n’abo abasanyuka babe ng'abatasanyuka; n'abo abagula babe ng'abatalina; |
| 31 |
n'abo abakoza eby'omu nsi babe ng'abatabikoza bubi: kubanga engeri ey'omu nsi muno eggwaawo. |
| 32 |
Naye njagala mmwe obuteeraliikiriranga. Atali mufumbo yeeraliikirira bya Mukama waffe, bw'anaasanyusanga Mukama waffe: |
| 33 |
naye omufumbo yeeraliikirira bya mu nsi, bw'anaasanyusanga mukazi we. |
| 34 |
Era waliwo enjawulo ku mufumbo n'omuwala. Atafiumbirwa yeeraliikirira bya Mukama waffe, abeerenga mutukuvu omubiri n'omwoyo: naye afumbirwa yeeraliikirira bya mu nsi, bw'anaasanyusanga musajja we. |
| 35 |
Njogedde ekyo olw'okubagasa nunwe bennyini; si lwakuba nga kyambika, wabula olw'obulungi era mulyoke muweerezenga Mukama waffe obutategananga: |
| 36 |
Naye omuntu bw'alowoozanga nga takola bulungi muwala we, oba nga ayitiridde obukulu, era oba nga kigwana okubeera bwe kityo, akolenga nga bw'ayagala; tayonoona; liafumbiriganwe. |
| 37 |
Naye oyo anywera mu mutima gwe, nga tawalirizibwa, naye ng'ayinza okutuukiriza bw'ayagala ye, era nga yamalirira kino mu mutima gwe okukuumanga muwala we, alikola bulungi. |
| 38 |
Kale afumbiza muwala we akola bulungi; era n'oyo atalifumbiza ye alisinga okukola obulungi. |
| 39 |
Omukazi asibibwa musajja: we ng'akyali mulamu; naye musajja we bw'aba nga yeebase, nga wa busa afumbirwenga gw'ayagala; kyokka mu Mukama waffe. |
| 40 |
Naye aba musanyufu okusigala nga bw'ali nga nze bwe ndowooza: era ndowooza nga nange nnina Omwoyo gwa Katonda: |
| |
|